ABAANA enzaalwa z'e Lukaya mu Kalungu bekozeemu omulimu gw'okukyusa ekifaananyi ky'akabuga kaabwe akayatiikirira ennyo ng'akabondo ka bamalaaya,amagendo n'abayaaye bakafuule ekibuga eky'abantubalamu abakola emirimo egy'obuvunaanyizibwa.
Bategeezezza nti Lukaya eky'okwatiikirira olwa Bamalaaya n'abayaaye kimukuumidde mu linnya ebbi olw'ensonga nti emyaka gyonna abadde mabega mu by'enjigiriza
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
AGABUUTIKIDDE 17 06 2021