KADALI - ZABULI (catch the fire Muk perfomance)

Опубликовано: 26 Май 2026
на канале: Zabuli
1,549
56

Tongues
Pon da mic

Olinkuba kadali ,kadali
Kadali, kadali
Mubude bwenkuba, gwe musayi, ye gwe musayi
Musayi, ye gwe musayi
Nkulinze ninze kadali, kadali
Kadali, kadali
Mukibuyag'ayita, gwe mulwanyi, ye Gwe mukumi
Mulwanyi, yegwe mukumi

Ono muwala muto, tayagala kuyomba
Yakowa akavuyo, tayagala kulwana
Era anamugambako,talegeza Lugambo
Taleta njaga, ebyamalala tomuwa
Ono ebimumalamu, mugambe Ekigambo
Munyumize, kubwakaba obwomusajja Gwalina
Eyatwala omutima gwe egologosa yenenya
Yakyusa obulamu bwe yasubiza Kaweta

Njagala onsange nga netegese
Ntunulide gwe nkulindiride
Embera bweba ekyuka gwe mulwanyi Wange
Embala nakyusa kubanga woli
Nze njagala onsange nganetegese
Ntunulide gwe nkulindiride,
Embera bweriba ekyuka gwe Mulwanyi wange
Embala nakyusa

Olinkuba kadali, kadali
Kadali, kadali
Mubude bwenkuba, gwe musayi, ye Gwe musayi
(Musayi, ye gwe musayi)
Nkulinze ninze kadali, kadali
Kadali, kadali
Mukibuyag'ayita, gwe mulwanyi, ye Gwe mukumi
Mulwanyi, yegwe mukumi

Yaleka kakyali kato, akalese kakule Ye ,ye ye
Wekaba kaganye okumanya Kasazewo kakone, ye, ye,ye
Omugole wa Christu akonye Tetwagala akule, tetwagala anyume
Ye, ye, ye
Lengera byetulimu, ensigo zizise, ye Ye, ye
Tagenda kuwasa, ono omugole Atanyumye, ayagala okuyomba Anyumirwa akavuyo, eby'amalala Ayagala, obwenzi nobulimba, yakona Abugalo, okugabana kive

See , I love da way , you de make me a Qonder
Say my name and I take the order
Over all you're my defender
I surrender God you're my provider
I love da way , you de make me a Wonder
Say my name and I take the order
Over all yuwa my defender
I surrender God  Aaahh

Olinkuba kadali, kadali,
Kadali, kadali
Mubude bwenkuba, gwe musayi, ye Gwe musayi
Musayi, ye gwe musayi
Nkulinze ninze kadali, kadali
Kadali, kadali
Mukibuyag'ayita, gwe mulwanyi, ye Gwe mukumi
Mulwanyi, yegwe mukumi

Njagala onsange nga netegese
Ntunulide gwe nkulindiride
Embera bweriba ekyuka gwe Mulwanyi wange
Embala nakyusa kubanga woli
Njagala onsange nganetegese
Ntunulide gwe nkulindiride,
Embera bweriba ekyuka gwe Mulwanyi wange
Embala nakyusa ahh