Yafuga is a forth track off the ChurchBoy Ep Vol.1 by Ugandan rapper and singer @smallqmusic released 22/12/22. The official video shot by South African Director @JordanHoechlin of Better Filmz and t was performed in Dar es salaam, Tanzania.
Yowh
I'm Small Q
Churchboy, gwe
Yafuga yesu
Yafuga ye
Aah
Ngezezako obulamu kuva downtown
Nenjiliba mpaka eno mu uptown
Nakula nsaba Katonda
Nga mubuza abakikuba
Ani yabatonda, yeah
Era oyo afuga amawanga goona
Omuli ba president
Ba Kabaka boona
Kuba bwogenda ebulange
Newa kitange ali omu oyo
Oyo gwebasinza, gwe
Nentyamu
Nenebuza musajja oyo
Nabbaki?
Afuga ensi yoona nagikwata
Nagikwata mubanga
Netengeja mubanga, yeah
Naye kati nategera
Kuba yampa obwongo nensoma
Nentegera
Sikyasobola gwewunya era
Kuba ali omu ate nga oli mu bwati
Yafuga yesu
Yafuga ye
Yafuga yesu
Yafuga ye
Aah
Kuyiliba, kukyapa na kwesabira
Yali azalawa kati nga akwetamira
Vva kwabo abakuwoganira
Ssaba omu Katonda anawulira
Kubanga yafuga oyo
Teri mula, Teri mula, no
Yeah, Aah
Omukka gwenzisa yagumpa
Omukwano nekisa nakimpa
Nemusaba nempisa nazimpa
Nekitangala ekimulisa yakimpa
Yafuga yesu
Yafuga ye
Yafuga yesu
Yafuga ye
Kubanga yafuga oyo
Teri mula, Teri mula, no
Yafuga yesu
Yafuga ye
Yafuga yesu
Yafuga ye
Naye kati nategera
Kuba yampa obwongo nensoma
Nentegera
Sikyasobola gwewunya era
Kuba ali omu ate nga oli mu bwati
Yafuga yesu
Yafuga yesu
#SmallQ #ChurchboyEP #Yafuga
#New #Ugandan #Gosple #Music #2025 #trending #may