LYRICS
Ono yakera nga nyo kumakya Nagenda mukibira
Teyafayo kiki ekiriyo oba kyasanga mukubo lye
Enkumbiye kumugongo nakajambiya mumu konogwe
Akaladiyoke mukaveera kamuba kulusegere
Kumakya abalara bebase awo otulo wetunyumira ah
Olumu enkuba nekuba mukiwonvu wuyo akirira
Yalina omutima ogulemerako okkola kyeyayagala nga
nga gwe nebwoseka oseka bibyo ye biyita kumutwe ng;agenda
uh ye ye
Hayiya yayiye ah ah
hayiya yayiye ah ah
hayiya yayiye ah ah
Dala yakuuma ebirooto bye teyaganya mbeera kubawukanya
Wade ebilemesa byaliwo nabatayagaliza bali banji
Yatunula mumasa jalaga awali ebirunji byagoba
Laba ebirooto bye byatukirila ekiswaalo kyanyamuuka
Nabaseka basilikadda obuwanguzi yabutwala dda
Tebakuwugula eh maama
Ttebakutisa nobita eh maama
Nyweza ekirooto kyo kiritukilira eh maama
Tunula mumaso gyolaga you gonna win
Hayiya yayiye a ah
Mparara mparara hayiya yayiye a a
Never give up never give up keep moving
You're a conqueror some day you'll get there
BENJAMIN KAGGWA -